BAGANDA ON ŤWÌTTER(@Bagandatweepsss) 's Twitter Profile Photo

EMIRIMU GY'EBIKA KU KABAKA.

6. EKIKA KY'EMBWA:
i). Mutasingwa yafuka eddagala mu Mujjaguzo ngereetebwa.
ii). Bebakulembera Kabaka ng'agenda okuyiiga.

EMIRIMU GY'EBIKA KU KABAKA. 

     6. EKIKA KY'EMBWA:
i). Mutasingwa yafuka eddagala mu Mujjaguzo ngereetebwa. 
ii). Bebakulembera Kabaka ng'agenda okuyiiga.

#BugandaBika 
#BugandaNsiYaffe
account_circle
BAGANDA ON ŤWÌTTER(@Bagandatweepsss) 's Twitter Profile Photo

EMIRIMU GY'EBIKA KU KABAKA.

7. EKIKA KY'EMPOLOGOMA:
i). Kasumba owe Kasalirwe yaleega enŋoma za Mujjaguzo.
ii). Namuguzi yasooka okutema mu mbuga Kabaka wagenda okuzimba.

SSEKABAKA SSUUNA Ι:

Nnaalinnya we ye Giibwa Nnaayimbabuna.
Omulongo we; Segantebuka.
Ennyumba ye; Batandabezaala.
Ejjembe lye; Siimuwuune.
Bakadde be; Ssekabaka Nakibinge ne Nassuuna wa Mmamba.
Emyaka gye yafugiramu 1530-1550.
Amasiro ge gali Jjimbo mu Busiro

SSAABASAJJA KABAKA
Nga awayaamu ne mugandawe Omulangira Ambassador Ndawula eyagenze okumulabako e Namibia ku luwumula lwaliko olwamusabirwa abasawo okulaba nga ajjanjabwa bulungi .

SSAABASAJJA KABAKA 
            Nga awayaamu ne mugandawe Omulangira Ambassador Ndawula eyagenze okumulabako e Namibia ku luwumula lwaliko olwamusabirwa abasawo okulaba nga ajjanjabwa bulungi .

#KabakaWange
#BugandaNsiYaffe
account_circle
BAGANDA ON ŤWÌTTER(@Bagandatweepsss) 's Twitter Profile Photo

EBIGAMBO BYA KABAKA ERA NGA BYANSONGA📌
'Ebintu Buganda ebyagigibwako omuli enfuga eya FEDERO, ETTAKA, Ebizimbe omuli BULANGE n'Embiri zaba Ssekabaka baffe abagenda. Binno n'ebirala byetuyita eBYAFFE ate nga kituffu ddala bye BYAFFE....'

account_circle